EYAWANGULWA MU KAMYUFU: E Kyenjojo waliwo gwe batandise okusondera yeesimbewo ku bubwe

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Waliwo banna NRM e Kyenjojo nga bawagizi ba Speranza Baguma eyawangulwa mu kamyufu ku kifo ky’omubaka omukyala owa disitulikiti eno abatandise okusondera omuntu waabwe ssente asobole okwesimbawo ku bwannamunigina mu kalulu ka 2026. Bano bagamba nti yadde ensonga zaabwe bazitwala mu kakiiko ka nrm akassibwao okugonjoola okwemulugunya ku byava mu kamyufu, tebaayambibwa.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *