Wakyaliwo okusomooza kw’amaanyi mu kufuna empeereza y’ebyobulamu esaanidde naddala eri abantu abawangaalira mu byalo. Wabula obadde okimanyi nti ensisiira z’ebyobulamu ziyamba nnyo okusembeza empeereza eno eri abantu bano. E Ngoma mu disitulikiti ye Nakaseke, wlaiwo omukazi eyataasiddwa mu lusiisira lwebyobulamu olwakubiddwa erudda eyo ng’ono yabadde avaamu omusaayi mungi oluvannyuma lw’okuzaalira mu ka kiliniki.
Abadde avaamu omusaayi oluvannyuma lw’okuzaala ataasiddwa
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found