Loodi Meeya Lukwago alwanyisa nkulaakulana oba alwanirira bannakampala?

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Loodi meeya wa kampala Erias Lukwago yomu ku ba meeya ba kampala abakaweereza okumala ebbanga egwanvu, kyoka gyakome okuwangaala mu ntebe eno gyakomye okuyita mu kusomooza okutagambika ,ekiretedde n’abamu okulowooza nti yettanira kuwakanya buli nkulakulana mu kampala yye afune obuganzi. Kati Samuel Ssebuliba akutukung’anyirizza ezimu ku pulojekiiti lukwago zazze awakanya engeri gyezitandikamu – ekyewuunyisa ezisinga zikomekkereza tezivuddeyo nga bwezisuubizibwa.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *