Amyuka ssentebe wa NRM mu Buganda Haruna Kasolo ategezeza nti wakusisikana abaawangula mu kamyufu ka NRM gyebuvuddeko okutema empedde kubutya bwebayinza okuwangula akalulu ka 2026 ng’ekibiina. Ono okwogera bino abadde yegase kubakulembeze ba NRM mu disitulikiti ye Kalungu mu luk ekyokuza obuwagizi bwa Pulezidenti Museveni.