Wuuno ow’e 78 avuga boda y’eggaali okulabirira abantu be

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ku kyalo Wempere mu gombolola ye Bumanya mu district ye Kaliro eriyo omukyala wa myaka 78 gwetusanze nga avuga bodaboda y’akagaali.

Omukyala ono Regina Kulira agamba omulimu guno agwenyumiririzaamu, era nga
mwajja ensimbi eziweeredde abaana bonna beyazaala, kko nokulabirira abantube.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *