Tukitegedde nti ekibiina ki Common Man’s Party ekyatandikibwawo Mubarak Munyagwa kirudde ddaaki nekifuna ebbaluwa ekikakasa ng’ekibiina ky’ebyobufuzi.Bano bino babirangiridde ku Yafeesi yaabwe era nebatongoza n’ekipande kye basuubira omuntu waabwe anaabakwatira bendera ku bwa president okweyambisa.Akakiiko K’ebyokulonda kakasizza ensonga zino.