Akakiiko k’ebyokulonda leero bwekatandiise okusunsula abegwanyiza obukulembeze mu gavumenti z’ebitundu ku muntedera gw’egombolola oba divisions, tawuni ne Munisipaali. Amakanda ffe tugasimbye mu Division okuli eye Nakawa , Kawempe ne Kampala Central.