Mu district ye Mityana, abaze okusunsulwa nga bawerekeddwako oluseregende lwabawagizi tebakkiriziddwa kuyingira,e Masaka aba NUP befuze olunaku,gwebaali balumiriza okudduka ne stamp kyadaaki alabise era nabakubira stamp mu mpapula zabwe nebasunsulwa. katulabe okusunsula nga bwekutambudde mu districts ez’enjawulo.