KCCA erabudde nga bwegenda okutandika okuvunaana abatimba ebipande mũ bifo ebitakirizibwa. Onojjukira nti gyebuvuddeko KCCA yalambika ku ntimba y’ebipande bino wabula nga kizuuse nti waliwo abaziimudde bya KCCA ne batimba ebipande mu bifo ebitakkirizibwa.