Aba NUP basattira: Bategeezeddwa nti emikono gya Kyagulanyi teginnawera

Olive Nabiryo
1 Min Read

Abakulu mu kibiina ki NUP batutegeezezza nga bwebafunye okubagulizibwako nti emikono gye bawaayo okusemba akwatidde ekibiina bendera ku bwa Pulezidenti Robert Kyagulanyi Ssentamu tegimala.

Ateekerateekera ekibiina kino David Lewis Lubongoya atugambye nti baludde ebbanga nga bewuuba eri akakiiko kano okubategeeza webatuuse mu kusunsula emikono gyebawaayo, nga tebabawa kya nkomeredde, kale kibakubye wala okukiwulira nti ate tegyimala

. Bbo abakulu mu kakiiko kano nakati bakyagaanye okubaako kye banyega ku nsonga eno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *