Akulira akakiiko k’eby’okulonda mu kibiina ki National Unity Platform Harriet Chemutai alabudde nga bwagenda okusazaamu omuntu yenna anazuulibwa nga yenyigidde mu kugezaako okugulirira abali ku kaakiiko okusobola okumuwa kkaadi. Kino kiddiridde bano okuzuula nti waliwo omuntu atannamanyika abadde akubira ababaka ebeegwanyiza kaadi nga abasaba ssente nti abawe kaadi, kyokka nga yeerimbika mu manya g’abakozi b’akakiiko kano. Okwogera bino leero akakiiko kabadde kasunsula abeegwanyiza kaadi okuva e Mukono, Sebei, Teso, ne Rwenzori.
Abeegwanyiza obubaka: NUP esunsudde ab’e Mukono, Sebei, Teso, ne Rwenzori
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found