Eyaliko Sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga agamba nti abantu abeefunyiridde okumulwanyisa basibukira ddala mu bwa Kyabazinga, kyokka nga bamuvunaana kubalemesa kubba ttaka. Ono atuuse n’okwatuukiriza agamu ku mannya g’abakulembeze mu Busoga abagufudde omuze okumulwanyisa, kyokka n’akakasa nga bwatajja kuseguka kuva mu kibiina. Bino abyogeredde Jinja bwabadde ayisa ebivulu nga ayolekera akabaga akategekeddwa e Kamuli okumwaniriza mu butongoole okuva lweyagwa mu kalulu ka CEC.
Kadaga mu Busoga: Bamwanirizza nga muzira, ayatulidde abamulima empindi ku mabega
0 Min Read
Leave a review
Recent Updates
November 11, 2025
No posts found
