Olwaleero, akakiiko k’eddembe ly’obuntu kawulirizza ensonga za Yusuf Kawooya omusajja eyalabikira mu katambi nga ab’ebyokwerinda abaali mu ngoye eza bulijjo bamutulugunya bwe yali akwatibwa mu 2018. Kawooya atuuse n’okuyunguka amaziga bw’abadde alombojjera akakiiko k’eddembe ly’obuntu engeri gye yatulugunyizibwamu. Olwaleero, akakiiko lwe kamalirizza okuwuliriza emisango gy’okutulugunya eddembe ly’obuntu mu Kampala nga sabbiiti ejja kaakutalaaga ebitundu by’eggwanga ebirala.
Okutulugunyizibwa abe’byokwerinda: Kawooya ayunguse amaziga ng’awa obujulizi mu kakiiko k’eddembe
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found