Abaagala obwa pulezidenti: Nancy Kalembe akomyewo, babiri be bazze ku kkaadi ya UPC

Olive Nabiryo
0 Min Read

Okuggyayo empapula eri abeegwanyiza eky’obukulembeze bw’eggwanga kukyagenda mu maaso era nga webuzibidde leero ng’abakeesowolayo basukka mu 150. 

Olwaleero mu ngeri etali ya bulijjo 2 beebajjeeyo empapula nga bonna baagala okukwatira UPC bendera ku kifo kino okuli ekikulemberwa Jimmy Akena kwosa ekya Joseph Ochieno.
 Akakiiko k’eby’okulonda katangaazizza ku nsonga eno.

 Nancy Kalembe nga yavuganya mũ kalulu akawedde naye akomyeewo mu lwokaano.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *