Akakiiko k’ebyokulonda kagamba okuggulawo okusunsula kubadde kwa ddembe

Brenda Luwedde
0 Min Read

Abakulu mu Kakiiko k’ebyokulonda batubuulidde ng’okusunsula abeegwanyiza obukulembeze ku mutenedera gwa gavumenti ezebitundu okutandise leero bwekutambudde ibulungi mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo.Kyoka bagamba nti waliwo mu bifo ebimu ewabadde okusomooza, gamba nga ewali abesimbyeewo abajjuza foomu zabaweebwa,songa abalala ebifananyi bye baleese tebibadde ku mutindo ggugwana.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *