Nga ssemateeka wa 1995 kyajje atongozebwe ng’eteeke ettongole – yayogerwako nga ssemateeka atuukiridde era atalina kibulamu.Abaamuwandiika bagamba nti ku bannayuganda mpaawo ataamukkiriza,nga kino kukuba nti abaakola ssemateeka ono basooka kwebuuza kumpi kubuli muntu, ate nasengejjebwa oluliiko lu Constituent Assembly sosi kakiiko ka National Resistance Council.Mu mboozi ya leero tugenda kulaba lwaki NRC yeegoba mu by’okusengejja alipoota eyavaamu ssemateeka,kko nababaka benyini abaali mu Constituent Assembly.