Ate yyo mu disitulikiti ye Mubende okusunsula abeegwanyiza ebifo eby’enjawulo ku mutendera gwa gavumenti ez’ebitundu kutambudde kasoobo,nga kino kiddiridde ebyuma bikali magezi eby’ekitongole ekiwooza okulemwa okuwuliziganya ne binaabyo eby’e Kampala okulaba oba nga abeesimbyewo baasobodde okusasula ssente ez’ekwewandiisa.Tukitegedde nti kino kizibuwaliza ab’akakiiko okukakasa oba abazze okusunsulwa baasasudde ebisale ebyabasabwa akakiiko kano.
E Mubende okusunsula kutandise kikeerezi, tekinologiya azibuwadde

Leave a Comment