KCCA efunye ekifo w’efugira ebitaala mu kibuga Kampala

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ekitongole ki KCCA kitongoza ekifo mwekigenda okulondoolera entambula y’ebiduka mu kampala, naddala ebitaala by’okunguudo kiyambeko okukendeeza omugotteko gwebidduka mu kampala.

Tukitegedde nti nga beyambisa ekifo kino , abakugu mu KCCA bakusobola okuddukanya ebitaala mu kampala yonna, emmotoka wezikutte ennyo bazongere akadde nga ebitaala bizitadde.

Kyoka bano bagamba nti tebanateeka Kamera mu bitaala bino, ekyandibayambye nnyo okumanya n’obumenye w’e bugudde.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *