AKALULU KA 2026: Aka Pulezidenti n’ababaka ba palamenti ka nga 15, January

Gladys Namyalo
0 Min Read

Okulonda omukulembeze w’eggwanga nababaka ba palamenti kwa kubeerawo nga 15 omwezi gwa January omwaka ogujja, mu nkyukakyuka endala ezikoledddwa mu nteekateeka y’ebyokulonda.
Akulira akakiiko k’ebyokulonda omulamuzi Simon Byabakama agamba nti kati kkampeyini z’abonna abeegwanyiza ebifo eby’enjawulo zakukomekkerezebwa nga nga 13 omwezi gwa January omwaka ogujja. Byabakama ayogedde ne ku nteekateeka z’okusunsula abeegwanyiza obubaka bwa Palamenti okutandika enkya.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *