AKALULU KA 2026: PFF tennasalawo ani gw’egenda kuwagira ku kya pulezidenti

Gladys Namyalo
0 Min Read

Abakulu mu kibiina ki People’s Front for Freedom batubuulidde nti nakati tebannasalawo ku muntu oba ekibiina kyebagenda okuwagira ku kifo ky’omukulembeze w’e ggwanga.Ababaka ba Palamenti abali mu kibiina kino bagamba nti abantu baabwe babatadde ku nninga okubategeeza gwebagenda okuwagira, kyokka nabo ekyokuddamu tebakirina..Tukitegedde nti bano leero lwebatandise okunsula abagenda okubakwatira bendera ku mutendera gwababaka ba Palamenti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *