OKULWANYISA ENGUZI: Ebizze bisuubizibwa mu kkampeyini eziyise, n’ebituukiddwako

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ekigambo nguzi kyekimu kwebyo ebitayinza kubuusibwa maaso kyenkana ku buli mukolo ggwa ggwanga, era nga abakulembeze bazze beeyama okugimala amamiima. Okunonyereza kuzze kulaga nti namujinga ono afiiriza eggwanga kyenkana trilion ezisoba mu 10 buli mwaka.Kati nga abeegwanyiza obwa Pulezidenti nga kyebajje batandike okuwenja akalulu mu ggwanga lyonna, bangi ku bano bagenda kwesoma nga bwebagenda okulwanyisa enguzi, twagadde okumanya oba obweyamo bwabwe bunaabaamu amakulu ku mulundi guno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *