BENDERA YA NUP: Olukalala lw’abayiseemu ku bubaka bwa palamenti lufulumye

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ekibiina ki National Unity Platform kifulumizza olukalala lw’abagenda okukwatira ekibiina bbendera ku bubaka bwa palamenti.Olukalala luno lukwasiddwa Pulezidenti w’ekibiina kino, Robert Kyagulanyi Ssentamu,nga tannayolekera Jinja kutandika kkampeyini ze era ng’ono asabye abataayiseemu okukkiriza ebyavuddeyo.Wateredwawo akakiiko ka bantu basatu okutunula mu kwemulugunya kwabo abanaaba batamatidde na bivuddeyo era nga kano kakukikolera mu nnaku bbiri zokka.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *