Abayizi ku ttendekero ly’ebyemikono li Maumbe Mukhwana Memorial Technical institute mu gombolola yee Bungokho e Mbale bagobye abadde kulira ettendekero lino James Ulunye nga bamulanga kudibaga nzirukanya yaalyo.Okutuuka wano basoose kumuggalira mu woofisi ye okumala esaawa taano,okutuusa poliisi bwezze okumutaasa. Akulira ebyenjigiriza e Mbale Paddy Khaukha ono amusabye okugira nga yeebaama abayizi
MUKHWANA TECHNICAL: Abayizi baalyo beekyaye, bagobye alikulira
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found