Gavumenti esabye palamenti egikkirize yeewole obuwumbi bwe nsimbi za uganda kanaana oba trillion munaana okuva mu banka ez’enjawulo zijjiyambeko okutuukiriza ebyeyamwa okukolebwa mu mbalirira y’omwaka guno. Ensimbi zino okusinga zigenda kuweebwayo okukola enguudo, kko n’okuvujjirira entekateeka ezikulakulanya eby’obulimi.Bino bibadde mu lutuula lwa palamenti olwaleero.
AMABANJA GA UGANDA: Gav’t esabye palamenti egikkirize yeewole obuwumbi 8,000
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
