BENDERA YA NUP :Abeegwanyiza ebifo mu palamenti batandise okusunsulwa

Brenda Luwedde
1 Min Read

Banakibiina ki NUP abagewanyiiza okukwatira ekibiina bbendera mu kalulu k’omubaka wa palamenti okuva mu bitundu bya West Nile ne Kigezi kko ne disitulikiti ye Wakiso batandise okususnulwa akakiiko k’ekibiina ka Election Management Committee.Abamu ku bano batubuulidde nti singa tebaweebwa kaadi baakusimba mu migongo gy’abo abanaaba baaweereddwa bendera wabula ng’abalala tebabadde balambulukufu ku kiki kye bagenda okuzzaako Okusunsula kubadde ku kitebe kya NUP e Makerere – Kavule wano mu Kampala.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *