Olwaleero guweze omwaka mulamba ogujjudde nga Dr. Kizza Besigye ne munne Obeid Lutale bali mu nkomyo okuva lwe baakwatibwa okuva mu ggwanga lya Kenya.

Bano bali ku misango gy’okusekeeterera gavumenti. 

Olwaleero tutandise emboozi ezenjawulo ezikwata ku besigye ne Munne mu nkomyo ze tugenda okubanga tukulaga mu mawulire gaffe gonna.
Mu buufu buno twatuddeko ne Mukyala wa Dr. Besigye Winnie Byanyima mu mboozi eyakafubo
