Okuwulira omusango gw’okulya mu nsi olukwe oguvunaanibwa Dr. Kiiza Besigye ne munne Obeid Lutale kwongezeddwayo okutuuka ng’ennaku z’omwezi 04/omwezi ogujja ogwa December 2025. Kiddiridde akacankalano akabaluseewo mu kkooti Mariam Lutale muwala wa Obeid Lutale bw’abadde alaga obutali bumativu ku nnamula y’omulamuzi Emmanuel Baguma ali mu mitambo gy’omusango guno.
AKAVUYO MU KKOOTI: Muwala wa Obeid Lutale alumbye omulamuzi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
