Poliisi mu Kampala ekedde kukwata akola ng’akulira ekibiina ekitaba abasuubuzi mu Kampala ki KACITA Issa Ssekitto nga emulanga kukunga basuubuzi banne mu kampala bekalakaase. Bino bibaddewo mu lunaku olw’okusatu nga abasuubizi bekalakaasa olwa gavumenti obutafaayo ku nsonga zaabwe ezibakosa nga abasuubizi. Webuwungeredde nga poliisi tenasalawo oba kyetaagisa okumwongerayo mu maaso gomulamuzi avunaanwe.
Ssentebe w’abasuubuzi Issa Ssekitto akwatiiddwa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
