Ham yasobya obuteeyambisa bakugu – Katikkiro

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga anenyezza nnyo abazimba ku mwala gwe Nakivubo olw’obutasooka kwebuuza ku bakugu ky’agamba nti kyekyavuddeko amataba agafiiriiza abasuubuzi ebyabwe. Katikkiro agamba nti mu nkola entuufu okwebuuza okumala kwandikoleddwa ku bakugu,newankubadde enkulakulana yetaagisa. Katikkiro wayogeredde bino nga n’abakulira ekibiina ekigatta ba Yinginiya ki Engineer Registration Board kyebajje bategeeze nga bwebatamanyi ba yinginiya abazimba mwala guno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *