“BYE MWALWANYISA ATE BYE MUKOLA”: Bannamateeka n’abalwanirizi b’eddembe balabudde gav’t ya Museveni

Olive Nabiryo
0 Min Read

Abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu basabye gavumenti ya Museveni ekomye ebikolwa ebyamuviirako ye ne banne okugenda mu nsinga okulwanyisa gavumenti z’abasibira mubbwa abaali bakola ebikolwa by’ebimu. Bano okwogera bino nga Dr. Kizza Besigye ne munne Obeid Lutale bawezezza omwaka mulamba mu nkomyo okuva lwe baakwatibwa okuva mu ggwanga lya Kenya. Bano era bagamba nti ekitongole ekiramuzi kikozesebwa gavumenti eriko okugaana abali ku ludda oluvuganya okweyimirirwa ku kakalu ka kkooti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *