Gregory Mugisha Muntu akawatidde ANT bendera ku Bwa Pulezidenti olwaleero asiibye akuyega balonzi mu bitundu bya Kamwenge ne Kitagwenda.Abeeno abasuubiza obukulembezze obutalimu kukozesa bubi buyinza yadde okunyigiliza abantu.Ono agamba nti gavumenti ye yakuzaawo banka yobweggasi abalimi basobole okwewola okwongera okufunamu.Asuubiza okulwanyisa enguzi mu bitongole bya gavumenti.
E Kamwenge Mugisha Muntu asuubizza gav’t etaliimu kukozesa bubi buyinza
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
