Akwatidde FDC bendera Nathan Nandala Mafabi asuubiza ab’e Teso nti singa bamulonda ku ky’omukulembeze w’eggwanga waakuzzaawo ekibiina ky’obwegassi ki Teso Cooperative Union, kibayambeko mu kunonya akatale k’ebirime byabwe.Okusuubiza bino, Mafabi abadde mu disitulikiti y’e Kalaki ne Kaberamaido gy’asiibye ng’awenja obuwagizi olunaku olwaleero.
Mu Teso Nandala Mafabi asuubizza okuttukiza ebibiina by’obwegassi okujja abantu mu bwavu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
