Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ki UNEB kitaddewo enteekateeka ey’enjawulo okulaba ng’ebigezo bya P7 bituuka mu buli kanyomero k’eggwanga . Okusinziira ku ssaabawandiisi w’ekitongoke kino Dan Odong, abantu abali eyo mu mitwalo etaano be bali ku mulimu gw’okutambuza n’okulondoola ebigezo bino ku Mande abayizi abasukka mu mitwalo ekinaana baakutandika okuwandiika ebigezo byabwe ebyakamalirizo.
Ebigezo bya P.7 bitandika wiiki ejja, abayizi n’amasomero balambikiddwa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
