Ekitongole ekivunaanyibwa ku bigezo mu ggwanga ki UNEB kirabudde bannanyini masomero okukomya enkola y’okuwandiisa abayizi abataliiko bulemu ku lukalala lw’abo abaliko obulemu nekigendererwa ekyokubakopera nti anakwatibwako kakumujjutuka.Okulabula kuno kukoledwa akulira ekitongole kino Dan Nokrach Odongo bwabadde ayanjula enaku z’omwezi abayizi mu bibiina ebyakamalirizo kwebagenda okutandikira ebigezo byabwe ebyomwaka guno kwosa n’okulambika olukangagga olunaagobererwa.
EBIGEZO BY’AKAMALIRIZO: Aba UNEB bafulumizza ‘Time Table’ ya P.7, S.4 ne S.6
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
