OKUZIMBA KU MWALA: Waliwo abakubye Ham Kiggundu mu mbuga ku by’omwala gw’e Nakivubo

Gladys Namyalo
0 Min Read

Waliwo bannamateeka babiri abadukidde mu mbuga z’amateeka ne bawawaabira omukulembeze we ggwanga Yoweri Kaguta Museveni, Omusuubuzi Hamis Kigundu, ekitongole ki NEMA ne KCCA nga babalanga kuwaayo mwala gwe Nakivubo kuzimbweko ebizimbe Bannamateeka bano okuli Azinda Naafi ne Oola Samuel, bagamba nti abakulu abo bebamenye bavoola ssemateeka akifuula ekyobuwaze gyebali okukuuma obutonde bwensi.Kati bano baagala kooti eteekewo envumbo ku byonna ebikolebwa ku mwala guno.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *