EKIBBATTAKA E MUBENDE: Ow’emyaka 97 yagobebwa bannamagye ku yiika 108

Gladys Namyalo
0 Min Read

Waliwo Omukadde wa myaka 97 ali mu kubundabunda oluvannyuma lw’okumunyagako ettaka lye lya yiika 108 ku kyalo Musamba mu Muluka gw’e Kijumba mu district y’e Mubende. Agamba waliwo bannamagye abaamubbako ettaka lino. Ono ky’asinga okweraliikirira bwe buswavu obulibaawo nga avudde mu bulamu bw’ensi eno olw’obutabaako ne w’ayinza okubeera.

TAGGED:
Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *