Abavuganya ku bubaka bwa palamenti e Wakiso basabye akakiiko k’eby’okulonda okukoma ku bakuuma-ddembe abatandise okutaataganya enteekateeka zaabwe nga babakugira okutandika okwetegekera kakuyege waabwe gamba ng’okutimba ebipande.Wabaddewo ensisinkano wakati w’akakiiko k’ eby’okulonda mu district eno n’abaasunsuddwa okuvuganta okukkaanya ku ngeri gye bagenda okutambuzaamu kkampeyini zaabwe awatali kukoonagana .Abebyokwerinda nabo beetabye mu nsisinkano eno era ne basabibwa okwewala okulaga oludda nga bakola egyabwe .
ENTAMBUZA YA KKAMPEYINI:Akakiiko kasisinkanye abaasunsuddwa okuvuganya ku bubaka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
