ABAALEMESEDDWA OKUSUNSULWA :Bannakyewa bawandiikidde ab’ebyokulonda ku by’e Bukedea

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Abamu ku bantu ababadde beegwanyiza okuvuganya ku bifo by’ababaka ba apalamenti abaalemeseddwa okusunsulwa akakiiko k’ebyokolnda batanidse okutwala okwemulugunya kwaabwe eri akakiiko k’ebykolonda kyoka nga bagamba nti bwebatafuna bwenkanya mu kakiiko kano bagenda kuddukira mu kkooti kubanga eddembe lya bwe mbu lyalinnyirirwa nnyo. Waliwo ne bannakyewa abatutte okwemulgunya mu kakiiko k’ebyokolonda nga bagaala kaddemu okutegeka okusunsula ku kifo ky’omubaka omukyala owa district ye Bukedea, nga bagamba nti engeri abantu abamu gyebalemeseddwa okuvuganya ku kifo kino evvoola amateeka agalungamya eby’okulonda mu ggwanga.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *