Elton Mabiriizi banne abataasunsulwa ku bwa pulezidenti baakumuwagira

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Waliwo abantu abasoba mu 20 abagamba nti baali baagala kuvuganya ku bwa pulezidenti kyoka ne balemesebwa olwensonga ezenjawulo,abasazeewo okwegatta ku munaabwe Elton John Mabiriizi omu kwabo omunaana abavuganya ku bwa Pulezidenti wansi w’ekibiina ki Conservative Party.Kyoka bagamba nti newankubadde baakuwagira munaabwe ono, naye era bagenda mu mbuga z’amateeka nga bawakanya engeri gyebaalemesebwa okuvuganya ku bwa Pulezidenti,kyoka nga buli kyetaagisa baali bakirina.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *