Robert Kyagulanyi agamba waakukuza abajaasi abava mu bukiikakkono

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Robert Kyagulanyi eyeesimbyewo ku bwa Pulezidenti ku lwa NUP ataegeezeezza abatuuze be Lira nti azze kugatta Uganda emaze emyaka nga eyawuddwayawuddwa mu ngeri eyaakagenderere.Agamba abaana b’omu kitundu kino bawaniridde nnyo n’addala amagye g’eggwanga naye tebakuzibwa.Leero asiibye mu district ye Lira ne mu kibuga Lira nga awenja akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *