Police ye Nsangi ekutte musajja waayo n’emuggalira ku bigambibwa nti yakidde Musirikale munne n’amukuba amasasi agaamutiddewo mu kiro ekikesezza olwaleero.Bino bibadde ku kyalo Kasenge ekisangibwa mu twon council ye Kyengera mu District ye Wakiso.Tukitegedde nti omusirikale ayitibwa Elia Musisi kati omukwate nga y’akulira Police y’omu Kikajjo mu Kyengera yasoowaganye ne munne Sgt. Sulaiman Muliika mu kifo awaabadde enkaayana ku ttaka mu matuumbi budde, wabula nga ne poliisi temanyi kituufu kyamuviiriddeko kusiwuuka mpisa okutuuka awo.
ETTEMU E KYENGERA:Omuserikale akubye munne amasasi n’amutta
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
