Mubarak Munyagwa akwatidde ekibiina ki Common Man’s Party bendera ku kifo ky’omukulembeze w’egwanga, olunaku lwa jjo ne leero azimaze mu bitundu bya Tooro nga akuyega abalonzi okumuyiira akalulu abatuuseeko obukulembeze obugaba obuweereza kyennkanyi okwetoloola eggwanga. Ono mu kuyigga akalulu mu bitundu bino yakutandikidde mu disitulikiti ya Kamwenge olunaku lw’eggulo nga olwaleero asiibye atalaaga district ya Kitagwenda.
Mubarak Munyagwa asuubizza gavumenti egabanya obuyinza ekyenkanyi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
