Museveni akunze abakristu ku bijaguzo bya lutikko y’e Lubaga

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri atenderezza Eklezia olwettaffaali lyetadde ku nkulaakulana y’eggwanga okuyita mu byenjigiriza, ebyobulamu n’embeera z’abantu. 

Mu bubaka Katikkiro bwatisse Katikkiro wa Buganda, Omutanda asiimye Eklezia olwokwogeza eddoboozi eryomwanguka ku nsonga ezinyigiriza abantu. 

Bino bibadde ku mukolo gw’okujaguza emyaka kikumi egya Lutikko y’e Lubaga. 

Pulezidenti Yoweri Museveni nga yabadde omugenyi omukulu ku mukolo guno asabye abakkiriza okukola ennyo okwejja mu bwavu era nabazigirira n’enteekateeka nga PDM n’emyoga gavumenti ye zeetaddewo olwensonga eno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *