Eddwaliro ly’e mmengo ligguddewo ekisenge eky’enjawulo mwerigenda okujanjabira abantu abatawana n’endwadde ezitatambulira mu mpewo kiyambeko okukendeeza ku bulabe bw’endwadde zino eziyimbya bannayuganda endubaale. Katikkiro wa Buganda Charlse Peter Mayiga asinzidde mu kuggulawo ekisenge kino nasaba gavumenti okukaza eriiso ku bantu abefuula abasawo ne baguza bannayuganda eddagala olumu erifuuka elyobulabe eri obulamu bwabwe. Munsi yonna endwadde zino ezitatambulira mu mpeewo zitta abantu abasoba mu bukadde 40 buli mwaka.
Mmengo egguddewo ekisenge endwadde ezitasiigibwa w’ezijjanjabirwa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
