Okugezesa eddagala lya siriimu ely’empiso eritangira kuwedde, teririna buzibu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akakiiko akalwanyisa okusaasaana kw’akawuka ka mukenenya mu ggwanga ka Uganda Aids Commission kategeezezza nti eddagala erye mpiso Lenacapvir eryeyambisibwa okwetangira mukenenya kati weeriri muggwanga. Ddoozi eziri eyo mumitwaalo etaano zeziri muggwanga nga ekirindiriddwa kya kyakusooka kumanyisa bantu ebikwata ku ddagala lino nokulituusa mumalwaliro ga gavumenti gonna, olwo litandike okukozesebwa. Akulira akakiiko kano Nelson Musoba agamba nti lino lyakusookera mu malwaliro ga gavumenti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *