Ebigezo bya S.6 bitandika wiiki ejja, UNEB erabudde ku kukoppa

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Olwaleero abaana aba siniya eyomukaaga lwebatandise ekigezo kyabwe ekisooka omwaka guno nga kino kibade kya kubanyonyola byebalina okugoberera nga bawandiika ebyokuddamu. Akulira ekitiongole ky’ebibuuzo mu gwanga Daniel Odongo atugambye nti abaana emitwalo 166,464 nga bano beeyongedde okuva ku baana 141,996 abaatuula omwaka oguwedde 2024. Kyoka ono atugambye nti omuzze gwabantu okugezaako okuppera abaana gukyabatawaanya nga mu bya siniya eyokuna ne P.7 bakakwata abantu 50 nga beenyingidde mu muze guno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *