Okulwanyisa ebikolwa ebyekiyeekera n’okukomya okulwanagana mu mawanga agatuliraanye byebimu ku nsonga munnakibiina kya FDC era akikwatidde ebendera ku bwa Pulezidenti Nathan Nandala Mafabi kwasiimbye esiira bwabadde awenja akalulu ke mu disitulikiti okuli bye Bunyangabo ne Kasese. Ono era asuubizza okulaba nga banabyabufuzi abali mu makomera olwebyobufuzi bayimbulwa singa akwasibwa entebe y’omukulembeze w’eggwanga.
Nandala Mafabi asuubizza abe Rwenzori okunyweza obutebenkevu n’ebyokwerinda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found