Omuwabuzi wa president ku nsonga zo’butonde prof Gilbert Bukenya aliko ekifo kyalagidde kiggalwe oluvannyuma lw’okusangamu eddagala ly’ebisolo n’ebirime eryayitako wabula nga baliteekako obulambe obulaga nti likyaliko.Ekifo kino kisangibwa ku kyalo Kiwenda mu ggombolola ye Busukuma mu munisipaali ye Nansana mu disitulikiti eye Wakiso. Bukenya asabye Poliisi enoonyereze ku kifo kino kyagamba nti kitadde obulamu bwabannayuganda mu matigga.
OKUPAKIRA EDDAGALA EFFU :Waliwo sitoowa Bukenya z’aggadde e Kiwenda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
