Abataafunye bendera ya NUP batiisizza okwesimbawo ku bwannamunigina

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Bannakibiina ki NUP abamiddwa bendera y’ekibiina bawanda muliro olwokubasuula ettale nebawa abantu bebagamba nti tebalina kyebakoledde kibiina nga yadde okuba n’obuwagizi mu balonzi. Basabye abakulu mukibiina okuddamu okwekenneenya abantu bebawadde kaadi nga awatali ekyo baakwesimbawo ku bwannamunigina mu kalulu ka 2026. Ssaabawandiisi wa NUP Lewis Rubongoya agamba nti enziji z’ekibiina nzigule okutunula mu kwemulugunya kwonna okwabo abataamatidde.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *