Kooti mu kampala esindise ku alimanda omuserikale Clive Nsiima nga ono yeyalabikira mu katambi gyebuvuddeko nga akuba omuwala oluyi ku sundiro ly’amafuta e kyanja. Ono kooti emugguddeko gwa kulumya muntu mu bugenderevu, era nasindikibwa ku alimanda okutuusa nga 16th omwezi guno lwanakomawo abitebye.
ASP Clive Nsiima kkooti emusindise ku alimanda e Luzira lwa kukuba muwala luyi
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found